Okuva 26:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Era ojja kukola emitanda mu byoya by’embuzi+ egy’okubikka ku weema entukuvu. Ojja kukola emitanda 11.+ Okuva 26:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 “Era ojja kukola eky’okubikka ku weema mu maliba g’endiga ennume amannyike mu langi emmyufu, n’eky’okubikkako ekirala mu maliba amagonvu*+ eky’okuteeka kungulu ku kyo.
7 “Era ojja kukola emitanda mu byoya by’embuzi+ egy’okubikka ku weema entukuvu. Ojja kukola emitanda 11.+
14 “Era ojja kukola eky’okubikka ku weema mu maliba g’endiga ennume amannyike mu langi emmyufu, n’eky’okubikkako ekirala mu maliba amagonvu*+ eky’okuteeka kungulu ku kyo.