-
Okuva 26:37Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
37 Olutimbe ojja kulukolera empagi ttaano mu muti gwa sita ozibikkeko zzaabu. Amalobo gaazo gajja kuba ga zzaabu, era empagi ojja kuzikolera obutoffaali butaano obw’ekikomo obulimu ebituli.
-
-
Okuva 36:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 era yagukolera n’empagi ttaano n’amalobo gaazo. Emitwe gy’empagi n’ebiyunga* byazo yabibikkako zzaabu, naye obutoffaali bwazo obutaano obulimu ebituli bwali bwa kikomo.
-