LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 5:14, 15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Singa bba akwatibwa obuggya era n’aba nga yeekengera nti mukazi we yandiba nga si mwesigwa, era nga ddala omukazi yeeyonoona; oba singa omusajja akwatibwa obuggya era n’aba nga yeekengera nti mukazi we yandiba nga si mwesigwa, naye ng’omukazi teyeeyonoona, 15 omusajja anaaleetanga mukazi we eri kabona awamu n’ekiweebwayo kya mukazi we, kimu kya kkumi ekya efa* y’obuwunga bwa ssayiri. Takifukangako mafuta wadde okukiteekako obubaani obweru, kubanga kiba kiweebwayo eky’emmere ey’empeke eky’obuggya, ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekijjukiza omusango ogwazzibwa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share