-
2 Samwiri 6:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Abaali basitudde+ Essanduuko ya Yakuwa bwe baali baakatambulako ebigere mukaaga, Dawudi n’asaddaaka ente ennume n’ennyana engevvu.
-
-
1 Ebyomumirembe Ekisooka 15:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Awo Abaleevi ne basitulira Essanduuko ya Katonda ow’amazima ku bibegaabega byabwe nga bagisitulira ku misituliro,+ nga Musa bwe yalagira okusinziira ku kigambo kya Yakuwa.
-