-
Eby’Abaleevi 4:22, 23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 “‘Omwami+ bw’ayonoonanga mu butali bugenderevu ng’akola ekimu ku bintu byonna Yakuwa Katonda we bye yalagira obutakolebwa, n’abaako omusango, 23 oba bw’ategeeranga nti alina ekibi ky’akoze olw’okumenya ekiragiro, aleetanga embuzi ento ennume ennamu obulungi, ng’ekiweebwayo kye.
-