-
Okubala 1:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 “Mu buli kika ggyamu omusajja omu; buli omu ku basajja abo alina okuba nga y’akulira ennyumba ya bakitaabe.+
-
-
Okubala 1:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Ku batabani ba Yusufu: okuva mu kika kya Efulayimu,+ Erisaama mutabani wa Ammikudi, n’okuva mu kika kya Manase, Gamalyeri mutabani wa Pedazuuli.
-