Okubala 7:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ku lunaku ekyoto lwe kyafukibwako amafuta nga kitongozebwa,*+ abaami baaleeta ebiweebwayo byabwe. Abaami bwe baaleeta ebiweebwayo byabwe mu maaso g’ekyoto, Ezera 2:68 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 68 Bwe baatuuka awaali ennyumba ya Yakuwa mu Yerusaalemi, abamu ku bakulu b’ennyumba za bakitaabwe ne bawaayo ebiweebwayo ebya kyeyagalire+ ku lw’ennyumba ya Katonda ow’amazima, esobole okuddamu okuzimbibwa* mu kifo we yabeeranga.+
10 Ku lunaku ekyoto lwe kyafukibwako amafuta nga kitongozebwa,*+ abaami baaleeta ebiweebwayo byabwe. Abaami bwe baaleeta ebiweebwayo byabwe mu maaso g’ekyoto,
68 Bwe baatuuka awaali ennyumba ya Yakuwa mu Yerusaalemi, abamu ku bakulu b’ennyumba za bakitaabwe ne bawaayo ebiweebwayo ebya kyeyagalire+ ku lw’ennyumba ya Katonda ow’amazima, esobole okuddamu okuzimbibwa* mu kifo we yabeeranga.+