-
Okuva 18:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Musa n’alonda mu Isirayiri yonna abasajja abaalina obusobozi, n’abateekawo okukulira enkumi, okukulira ebikumi, okukulira ataano ataano n’okukulira ekkumi ekkumi.
-
-
Ekyamateeka 1:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Awo ne nzirira abakulu b’ebika byammwe, abasajja ab’amagezi era abalina obumanyirivu, ne mbafuula abakulembeze bammwe, abaami ab’enkumi n’abaami ab’ebikumi n’abaami ab’amakumi ataano n’abaami ab’ekkumi n’abaami abalala ab’omu bika byammwe.+
-