-
Olubereberye 48:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Yusufu bwe yalaba nga kitaawe atadde omukono gwe ogwa ddyo ku mutwe gwa Efulayimu, ne kitamusanyusa, n’agezaako okukwata omukono gwa kitaawe aguggye ku mutwe gwa Efulayimu aguzze ku mutwe gwa Manase.
-