Ekyamateeka 31:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Beera muvumu era beera wa maanyi.+ Totya era totekemuka mu maaso gaabwe,+ kubanga Yakuwa Katonda wo y’agenda naawe. Tajja kukuleka era tajja kukwabulira.”+ Yoswa 1:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Beera muvumu era beera wa maanyi,+ kubanga ggwe anaasobozesa abantu bano okusikira ensi gye nnalayirira bajjajjaabwe okugibawa.+ Yoswa 1:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Si nze akulagidde? Beera muvumu era beera wa maanyi. Totya era totekemuka, kubanga Yakuwa Katonda wo anaabeeranga naawe yonna gy’onoogendanga.”+
6 Beera muvumu era beera wa maanyi.+ Totya era totekemuka mu maaso gaabwe,+ kubanga Yakuwa Katonda wo y’agenda naawe. Tajja kukuleka era tajja kukwabulira.”+
6 Beera muvumu era beera wa maanyi,+ kubanga ggwe anaasobozesa abantu bano okusikira ensi gye nnalayirira bajjajjaabwe okugibawa.+
9 Si nze akulagidde? Beera muvumu era beera wa maanyi. Totya era totekemuka, kubanga Yakuwa Katonda wo anaabeeranga naawe yonna gy’onoogendanga.”+