-
Ekyamateeka 9:1, 2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 “Wulira ggwe Isirayiri, leero ogenda kusomoka Yoludaani+ otwale ensi omuli amawanga agakusinga obunene n’amaanyi,+ omuli ebibuga ebinene ebiriko bbugwe atuukira ddala ku ggulu,*+ 2 omuli abantu ab’amaanyi era abawanvu, abaana ba Anaki,+ b’omanyi era be wawulirako nga boogerwako nti, ‘Ani ayinza okwaŋŋanga abaana ba Anaki?’
-