LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 3:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Ŋŋenda kukka mbanunule mu mukono gw’Abamisiri,+ mbaggye mu nsi eyo mbatwale mu nsi ennungi era engazi, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki,+ omubeera Abakanani, n’Abakiiti, n’Abaamoli, n’Abaperizi, n’Abakiivi, n’Abayebusi.+

  • Eby’Abaleevi 20:24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 Eno ye nsonga lwaki nnabagamba nti: “Mujja kutwala ensi yaabwe era nze nja kugibawa ebe yammwe, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe abaawudde ku mawanga amalala.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share