1 Abakkolinso 14:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Kubanga Katonda si wa kavuyo, wabula wa mirembe.+ Nga bwe kiri mu bibiina byonna eby’abatukuvu, 1 Abakkolinso 14:40 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 40 Naye ebintu byonna bikolebwe mu ngeri esaanira era entegeke obulungi.+