Okubala 1:51 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 51 Buli weema lw’eneebanga etwalibwa mu kifo ekirala, Abaleevi be banaagipangululanga;+ era buli lw’eneebanga esimbibwa, Abaleevi be banaagisimbanga. Omuntu omulala yenna* bw’anaagisembereranga, anattibwanga.+ Okubala 3:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ojja kulonda Alooni ne batabani be, era bajja kukolanga emirimu gyabwe egy’obwakabona;+ omuntu omulala yenna* anaasembereranga ekifo ekitukuvu anattibwanga.”+
51 Buli weema lw’eneebanga etwalibwa mu kifo ekirala, Abaleevi be banaagipangululanga;+ era buli lw’eneebanga esimbibwa, Abaleevi be banaagisimbanga. Omuntu omulala yenna* bw’anaagisembereranga, anattibwanga.+
10 Ojja kulonda Alooni ne batabani be, era bajja kukolanga emirimu gyabwe egy’obwakabona;+ omuntu omulala yenna* anaasembereranga ekifo ekitukuvu anattibwanga.”+