1 Abakkolinso 10:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Kaakano ab’oluganda, njagala mukitegeere nti bajjajjaffe bonna baali wansi w’ekire+ era bonna baayita mu nnyanja,+ 1 Abakkolinso 10:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 era bonna baanywa eky’okunywa kye kimu eky’eby’omwoyo.+ Kubanga banywanga amazzi agaava mu lwazi olw’eby’omwoyo olwabagobereranga, era olwazi olwo lwali lukiikirira Kristo.+
10 Kaakano ab’oluganda, njagala mukitegeere nti bajjajjaffe bonna baali wansi w’ekire+ era bonna baayita mu nnyanja,+
4 era bonna baanywa eky’okunywa kye kimu eky’eby’omwoyo.+ Kubanga banywanga amazzi agaava mu lwazi olw’eby’omwoyo olwabagobereranga, era olwazi olwo lwali lukiikirira Kristo.+