-
Okubala 31:7, 8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Ne balwanyisa Midiyaani nga Yakuwa bwe yalagira Musa, era ne batta buli musajja. 8 Mu abo be batta mwalimu bakabaka ba Midiyaani bano abataano: Evi, Lekemu, Zuuli, Kuli, ne Leeba. Era ne Balamu+ mutabani wa Byoli naye baamutta n’ekitala.
-
-
Yoswa 13:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Awo Musa n’awa ab’ekika kya Lewubeeni obusika, ng’empya zaabwe bwe zaali,
-