Eby’Abaleevi 10:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Awo Nadabu ne Abiku,+ batabani ba Alooni, buli omu n’akwata ekyoterezo kye n’akissaako omuliro n’obubaani.+ Ne baleeta mu maaso ga Yakuwa omuliro ogutakkirizibwa,+ gwe yali tabalagidde kuwaayo. 1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Kyokka Nadabu ne Abiku baasooka kitaabwe okufa+ era tebaalina baana ba bulenzi; naye Eriyazaali+ ne Isamaali beeyongera okuweereza nga bakabona.
10 Awo Nadabu ne Abiku,+ batabani ba Alooni, buli omu n’akwata ekyoterezo kye n’akissaako omuliro n’obubaani.+ Ne baleeta mu maaso ga Yakuwa omuliro ogutakkirizibwa,+ gwe yali tabalagidde kuwaayo.
2 Kyokka Nadabu ne Abiku baasooka kitaabwe okufa+ era tebaalina baana ba bulenzi; naye Eriyazaali+ ne Isamaali beeyongera okuweereza nga bakabona.