Okuva 6:25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 25 Eriyazaali+ mutabani wa Alooni yawasa omu ku bawala ba Putiyeeru. Oluvannyuma n’amuzaalira Fenekaasi.+ Abo be bakulu ba bakitaabwe b’Abaleevi okusinziira ku mpya zaabwe.+ Ekyamateeka 10:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “Awo Abayisirayiri ne basitula okuva e Beerosu Bene-yaakani okugenda e Mosera. Eyo Alooni gye yafiira era gye yaziikibwa,+ Eriyazaali mutabani we n’atandika okuweereza nga kabona mu kifo kye.+
25 Eriyazaali+ mutabani wa Alooni yawasa omu ku bawala ba Putiyeeru. Oluvannyuma n’amuzaalira Fenekaasi.+ Abo be bakulu ba bakitaabwe b’Abaleevi okusinziira ku mpya zaabwe.+
6 “Awo Abayisirayiri ne basitula okuva e Beerosu Bene-yaakani okugenda e Mosera. Eyo Alooni gye yafiira era gye yaziikibwa,+ Eriyazaali mutabani we n’atandika okuweereza nga kabona mu kifo kye.+