Okuva 6:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Alooni yawasa Eriseba muwala wa Amminadaabu era mwannyina wa Nakusoni.+ Eriseba yamuzaalira Nadabu, Abiku, Eriyazaali, ne Isamaali.+ Okuva 38:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Bino ebiddirira lwe lukalala lw’ebintu ebyakozesebwa okuzimba weema entukuvu, weema entukuvu ey’Obujulirwa,+ Musa lwe yalagira lukolebwe, era nga bwali buvunaanyizibwa bw’Abaleevi+ nga bagoberera obulagirizi bwa Isamaali+ mutabani wa Alooni kabona. 1 Ebyomumirembe Ekisooka 6:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Abaana ba Amulaamu+ be bano: Alooni,+ Musa,+ ne Miriyamu.+ Abaana ba Alooni be bano: Nadabu, Abiku,+ Eriyazaali,+ ne Isamaali.+
23 Alooni yawasa Eriseba muwala wa Amminadaabu era mwannyina wa Nakusoni.+ Eriseba yamuzaalira Nadabu, Abiku, Eriyazaali, ne Isamaali.+
21 Bino ebiddirira lwe lukalala lw’ebintu ebyakozesebwa okuzimba weema entukuvu, weema entukuvu ey’Obujulirwa,+ Musa lwe yalagira lukolebwe, era nga bwali buvunaanyizibwa bw’Abaleevi+ nga bagoberera obulagirizi bwa Isamaali+ mutabani wa Alooni kabona.
3 Abaana ba Amulaamu+ be bano: Alooni,+ Musa,+ ne Miriyamu.+ Abaana ba Alooni be bano: Nadabu, Abiku,+ Eriyazaali,+ ne Isamaali.+