-
Ekyamateeka 23:3, 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 “Omwamoni oba Omumowaabu tajjanga mu kibiina kya Yakuwa;+ n’okutuukira ddala ku mulembe ogw’ekkumi tewabanga n’omu ku bazzukulu baabwe ajja mu kibiina kya Yakuwa, 4 olw’okuba tebaabawa mmere na mazzi bwe mwali mu kkubo nga muva e Misiri+ n’olw’okuba baagulirira Balamu mutabani wa Byoli ow’e Pesoli eky’omu Mesopotamiya okukukolimira.+
-