-
Okubala 22:41Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
41 Awo ku makya Balaki n’atwala Balamu e Bamosi-bbaali. Nga Balamu ali eyo, yali asobola okulaba abantu bonna.+
-
-
Okubala 23:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Awo Balamu n’agamba Balaki nti: “Zimba mu kifo kino ebyoto musanvu+ era onteekereteekere ente ennume musanvu n’endiga ennume musanvu.”
-