-
Okubala 23:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Balamu n’agamba Balaki nti: “Sigala wano okumpi n’ekiweebwayo kyo ekyokebwa nze ŋŋende; oboolyawo Yakuwa anandabikira, era kyonna ky’anaŋŋamba nja kukikugamba.” Awo n’agenda ku lusozi waggulu.
-
-
Okubala 23:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Balamu n’agamba Balaki nti: “Sigala wano okumpi n’ekiweebwayo kyo nze ŋŋende njogere naye.”
-
-
Okubala 23:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
Mu kiseera kino abantu basobola okwogera ku Yakobo ne ku Isirayiri nti:
‘Laba Katonda ky’akoze!’
-