-
1 Samwiri 19:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Amangu ago Sawulo n’atuma ababaka bakwate Dawudi. Naye bwe baalaba bannabbi abakadde nga boogera obunnabbi, era nga Samwiri ayimiridde mu maaso gaabwe era nga y’abakulembera, omwoyo gwa Katonda ne gujja ku babaka ba Sawulo, nabo ne batandika okweyisa nga bannabbi.
-