44 “Mu biseera bya bakabaka abo, Katonda w’eggulu alissaawo obwakabaka+ obutalizikirizibwa.+ Obwakabaka buno tebuliweebwa ggwanga ddala lyonna.+ Bulibetenta era bulizikiriza obwakabaka obwo bwonna,+ era bwo bwokka bwe bulibeerawo emirembe n’emirembe,+