-
Okubala 22:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Naye Balamu n’agamba abaweereza ba Balaki nti: “Balaki ne bw’aba wa kumpa nnyumba ye ng’ejjudde ffeeza ne zzaabu, sisobola kukola kintu kyonna Yakuwa Katonda wange ky’atalagidde, ka kibe kitono oba kinene.+
-
-
Okubala 22:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 Balamu n’agamba Balaki nti: “Nzuuno kaakano nzize gy’oli. Naye nnakkirizibwa okwogera ekintu kyonna? Ebigambo Katonda by’ateeka mu kamwa kange bye byokka bye nsobola okwogera.”+
-