Okubala 24:3, 4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Awo n’ayogera ebigambo bino eby’obunnabbi:+ “Ebigambo bya Balamu mutabani wa Byoli,Ebigambo by’omusajja azibuddwa amaaso, 4 Ebigambo by’oyo awulira ekigambo kya Katonda,Oyo eyalaba okwolesebwa kw’Omuyinza w’Ebintu Byonna,Eyavunnama nga tazibirizza maaso:+
3 Awo n’ayogera ebigambo bino eby’obunnabbi:+ “Ebigambo bya Balamu mutabani wa Byoli,Ebigambo by’omusajja azibuddwa amaaso, 4 Ebigambo by’oyo awulira ekigambo kya Katonda,Oyo eyalaba okwolesebwa kw’Omuyinza w’Ebintu Byonna,Eyavunnama nga tazibirizza maaso:+