2 Samwiri 7:16, 17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Ennyumba yo n’obwakabaka bwo biriba binywevu emirembe n’emirembe mu maaso go; era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa emirembe n’emirembe.”’”+ 17 Awo Nasani n’ategeeza Dawudi ebigambo ebyo byonna n’okwolesebwa okwo kwonna.+ Isaaya 9:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Obufuzi bwe*N’emirembe tebirikoma kweyongerayongera,+Ku ntebe ya Dawudi+ ne ku bwakabaka bweOkusobola okubunyweza+ n’okububeesaawoOkuyitira mu bwenkanya+ ne mu butuukirivu,+Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe. Obunyiikivu bwa Yakuwa ow’eggye bulikituukiriza.
16 Ennyumba yo n’obwakabaka bwo biriba binywevu emirembe n’emirembe mu maaso go; era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa emirembe n’emirembe.”’”+ 17 Awo Nasani n’ategeeza Dawudi ebigambo ebyo byonna n’okwolesebwa okwo kwonna.+
7 Obufuzi bwe*N’emirembe tebirikoma kweyongerayongera,+Ku ntebe ya Dawudi+ ne ku bwakabaka bweOkusobola okubunyweza+ n’okububeesaawoOkuyitira mu bwenkanya+ ne mu butuukirivu,+Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe. Obunyiikivu bwa Yakuwa ow’eggye bulikituukiriza.