2 Yalwanyisa n’Abamowaabu n’abawangula,+ n’abagalamiza wansi, n’abapimisa omuguwa. Yapima emiguwa ebiri, abo be yapima ne baba nga ba kuttibwa, era n’apima omuguwa gumu, abo be yapima ne baba nga ba kulekebwa nga balamu.+ Abamowaabu baafuuka baweereza ba Dawudi, era baamuwanga omusolo.+