1 Ebyomumirembe Ekisooka 4:42, 43 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 42 Waliwo abamu ku Basimiyoni, abasajja 500, abaagenda ku lusozi Seyiri,+ nga bakulembeddwa Peratiya ne Neyaliya ne Lefaya ne Wuziyeeri, batabani ba Isi. 43 Batta Abamaleki+ abaali bawonyeewo, era eyo gye babeera n’okutuusa leero. Ezeekyeri 25:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 ‘Nja kukozesa abantu bange Isirayiri okuwoolera eggwanga ku Edomu.+ Bajja kuleeta ku Edomu obusungu bwange n’ekiruyi kyange, Edomu eryoke emanye nga bwe mpoolera eggwanga,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.”’
42 Waliwo abamu ku Basimiyoni, abasajja 500, abaagenda ku lusozi Seyiri,+ nga bakulembeddwa Peratiya ne Neyaliya ne Lefaya ne Wuziyeeri, batabani ba Isi. 43 Batta Abamaleki+ abaali bawonyeewo, era eyo gye babeera n’okutuusa leero.
14 ‘Nja kukozesa abantu bange Isirayiri okuwoolera eggwanga ku Edomu.+ Bajja kuleeta ku Edomu obusungu bwange n’ekiruyi kyange, Edomu eryoke emanye nga bwe mpoolera eggwanga,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.”’