-
Okuva 17:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Kino kiwandiike mu kitabo kibeere ekijjukizo era okibuulire Yoswa, ‘Nja kusaanyizaawo ddala Abamaleki wansi w’eggulu+ era tebaliddamu kujjukirwa nate.’”
-