Olubereberye 15:18, 19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+ 19 ensi y’Abakeeni,+ n’Abakenizi, n’Abakadumooni, Ekyabalamuzi 1:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Bazzukulu b’Omukeeni,+ kitaawe wa muka Musa,+ ne bava mu kibuga eky’enkindu+ nga bali wamu n’abantu ba Yuda ne bagenda mu ddungu lya Yuda eriri ebukiikaddyo wa Aladi.+ Baagenda ne babeera eyo n’abantu baayo.+
18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+ 19 ensi y’Abakeeni,+ n’Abakenizi, n’Abakadumooni,
16 Bazzukulu b’Omukeeni,+ kitaawe wa muka Musa,+ ne bava mu kibuga eky’enkindu+ nga bali wamu n’abantu ba Yuda ne bagenda mu ddungu lya Yuda eriri ebukiikaddyo wa Aladi.+ Baagenda ne babeera eyo n’abantu baayo.+