32 Abaana Ketula+ omuzaana wa Ibulayimu be yazaala be bano: Zimulaani, Yokusaani, Medani, Midiyaani,+ Isubaki, ne Suwa.+
Abaana ba Yokusaani be bano: Seba ne Dedani.+
33 Abaana ba Midiyaani be bano: Efa,+ Eferi, Kanoki, Abida, ne Eruda.
Abo bonna be baana ba Ketula.