15 Oluvannyuma Abaleevi bajja kujja baweereze ku weema ey’okusisinkaniramu. Bw’otyo bw’onoobatukuza n’obawaayo ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa. 16 Bampeereddwa ng’ebirabo okuva mu Bayisirayiri. Nja kubatwala mu kifo ky’ababereberye bonna ab’Abayisirayiri.+