-
Eby’Abaleevi 25:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Bwe munaakwatanga amateeka gange n’ebiragiro byange, mujja kubeera mu nsi nga muli mu mirembe.+
-
-
Ekyamateeka 30:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Yakuwa Katonda wo alikuleeta mu nsi bakitaabo gye baafuna, era oligitwala; alikukolera ebirungi era alikwaza okusinga bakitaabo.+
-