Okubala 31:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Awo Musa n’asindika mu lutalo abasajja lukumi lukumi okuva mu buli kika, nga bali ne Fenekaasi+ mutabani wa Eriyazaali, kabona w’eggye, ng’alina mu mukono gwe ebintu ebitukuvu n’amakondeere+ ag’okufuuwa mu lutalo.
6 Awo Musa n’asindika mu lutalo abasajja lukumi lukumi okuva mu buli kika, nga bali ne Fenekaasi+ mutabani wa Eriyazaali, kabona w’eggye, ng’alina mu mukono gwe ebintu ebitukuvu n’amakondeere+ ag’okufuuwa mu lutalo.