LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 15:38
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 38 “Gamba Abayisirayiri bateekenga ebijwenge ku nkugiro z’ebyambalo byabwe mu mirembe gyabwe gyonna, era bateekenga akaguwa aka bbulu waggulu w’olukugiro oluliko ebijwenge.+

  • Matayo 23:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 “Abawandiisi n’Abafalisaayo beetadde mu kifo kya Musa.

  • Matayo 23:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Ebintu byonna bye bakola, babikola abantu babalabe;+ kubanga bagaziya obusanduuko omuli ebyawandiikibwa* bwe bambala okubawa obukuumi,+ era bawanvuya ebijwenge eby’oku byambalo byabwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share