LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 20:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Oluvannyuma Katonda n’ajjira Abimereki mu kirooto ekiro, n’amugamba nti: “Oli mufu olw’omukazi gw’otutte+ kubanga mufumbo era muka musajja.”+

  • Okuva 20:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 “Toyendanga.+

  • Eby’Abaleevi 20:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 “‘Omusajja anaayendanga ku muka munne, anattibwanga. Abenzi abo bombi,+ omusajja n’omukazi, banattibwanga.

  • 1 Abakkolinso 6:9, 10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Temumanyi nti abatali batuukirivu tebalisikira Bwakabaka bwa Katonda?+ Temubuzaabuzibwanga. Abagwenyufu,*+ abasinza ebifaananyi,+ abenzi,+ abasajja abeewaayo okuliibwa ebisiyaga,+ abalya ebisiyaga,*+ 10 ababbi, ab’omululu,+ abatamiivu,+ abavumi, n’abanyazi, tebalisikira Bwakabaka bwa Katonda.+

  • 1 Abakkolinso 6:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 Muddukenga ebikolwa eby’obugwenyufu.*+ Buli kibi omuntu ky’akola kiba bweru wa mubiri gwe, naye oyo eyenyigira mu bikolwa eby’obugwenyufu aba akola ekibi ku mubiri gwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share