LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 20:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 “‘Omusajja anaayendanga ku muka munne, anattibwanga. Abenzi abo bombi,+ omusajja n’omukazi, banattibwanga.

  • Ekyamateeka 5:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 “‘Toyendanga.+

  • 1 Abassessalonika 4:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Katonda ky’ayagala kye kino: mubeere batukuvu+ era mwewale ebikolwa eby’obugwenyufu.*+

  • 1 Abassessalonika 4:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Tewali n’omu asaanidde kusukka w’alina kukoma n’ayisa bubi muganda we mu nsonga eno, kubanga Yakuwa* ajja kubonereza abo abakola ebintu ebyo byonna, nga bwe twabagamba era nga bwe twabalabula.

  • Abebbulaniya 13:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 Obufumbo bubeerenga bwa kitiibwa eri bonna, era ekitanda ky’abafumbo kibeerenga kirongoofu,+ kubanga abagwenyufu* n’abenzi Katonda ajja kubasalira omusango.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share