-
Olubereberye 34:11, 12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Awo Sekemu n’agamba taata wa Dina ne bannyina nti: “Ka nsiimibwe mu maaso gammwe era kyonna kye munansaba nja kukibawa. 12 Munsalire ebintu bingi n’ekirabo.+ Ndi mwetegefu okubawa kyonna kye munaŋŋamba; naye mumpe omuwala mmuwase.”
-