-
Ekyamateeka 4:15, 16Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 “Kale mwegendereze nnyo, kubanga temwalaba kintu kyonna mu muliro ku lunaku Yakuwa lwe yayogera nammwe ku Kolebu ng’ayima wakati mu muliro, 16 muleme kwonoona nga mwekolera ekifaananyi ekyole eky’ekintu kyonna, ekifaananyi eky’ekintu ekisajja oba ekikazi,+
-
-
Isaaya 44:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Abo bonna abakola ebifaananyi ebyole tebaliiko kye bagasa,
N’ebintu byabwe bye baagala ennyo tebiriba na mugaso.+
-