-
2 Bassekabaka 11:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Mu mwaka ogw’omusanvu, Yekoyaada yatumya abakulu abaakuliranga ebikumi by’abakuumi abaayitibwanga Abakkali n’eby’abakuumi b’omu lubiri,+ ne bagenda gye yali mu nnyumba ya Yakuwa. Yakola nabo endagaano n’abalayiriza mu nnyumba ya Yakuwa okukuuma endagaano eyo, oluvannyuma n’abalaga omwana wa kabaka.+
-