-
Yobu 5:8, 9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Naye nnandijulidde eri Katonda,
Era Katonda gwe nnandyanjulidde ensonga zange,
9 Oyo akola ebikulu era ebitanoonyezeka,
Akola ebintu eby’ekitalo ebitabalika.
-
-
Yobu 11:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Teekateeka omutima gwo
Era ogolole emikono gyo gy’ali.
-
-
Yobu 22:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Bw’onodda eri Omuyinza w’Ebintu Byonna, ojja kuddamu obeere bulungi;+
Era bw’onoggya obutali butuukirivu mu weema yo,
-