Zabbuli 58:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abantu bajja kugamba nti: “Mazima ddala, omutuukirivu aweebwa empeera.+ Ddala waliwo Katonda asala omusango mu nsi.”+ Matayo 7:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “Mulekere awo okusalira abalala omusango+ nammwe muleme kusalirwa musango; Abaruumi 14:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Ggwe ani asalira omuweereza w’omulala omusango?+ Mukama we y’asalawo obanga anaayimirira oba anaagwa.+ Mazima ddala ajja kuyimirira kubanga Yakuwa* asobola okumuyimiriza. Yakobo 4:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Omuwi w’Amateeka era Omulamuzi ali omu,+ y’oyo asobola okuwonya n’okuzikiriza.+ Naye ggwe ani asalira munno omusango?+
11 Abantu bajja kugamba nti: “Mazima ddala, omutuukirivu aweebwa empeera.+ Ddala waliwo Katonda asala omusango mu nsi.”+
4 Ggwe ani asalira omuweereza w’omulala omusango?+ Mukama we y’asalawo obanga anaayimirira oba anaagwa.+ Mazima ddala ajja kuyimirira kubanga Yakuwa* asobola okumuyimiriza.
12 Omuwi w’Amateeka era Omulamuzi ali omu,+ y’oyo asobola okuwonya n’okuzikiriza.+ Naye ggwe ani asalira munno omusango?+