Engero 16:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Okufuna amagezi nga kisingira wala okufuna zzaabu!+ N’okufuna okutegeera kisinga okufuna ffeeza.+