LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 8:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Nnalowooza ku byonna Katonda ow’amazima by’akola, ne nkiraba nti omuntu tasobola kutegeera bikolebwa wansi w’enjuba.+ Abantu ne bwe bagezaako batya, tebayinza kubitegeera. Ne bwe bagamba nti basobola okubimanya olw’okuba bagezi nnyo, tebasobola kubitegeera.+

  • 1 Abakkolinso 2:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Amagezi gano tewali n’omu ku bafuzi b’ensi eno* eyagamanya,+ singa baagamanya tebandikomeredde Mukama waffe ow’ekitiibwa.

  • 1 Abakkolinso 2:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Muntu ki amanyi ebintu by’omuntu okuggyako omwoyo gw’omuntu ogumulimu? Bwe kityo, tewali muntu n’omu amanyi bintu bya Katonda okuggyako omwoyo gwa Katonda.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share