LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yobu 5:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Atonnyesa enkuba ku nsi

      N’afukirira ennimiro.

  • Yobu 26:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Asiba amazzi mu bire bye,+

      Ebire ne bitaabika olw’obuzito;

  • Yobu 37:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Omukka Katonda gw’assa gukola omuzira,+

      Amazzi amangi ne gakwata.+

  • Zabbuli 135:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Aleetera ebire okwambuka nga biva ku nkomerero y’ensi;

      Akolera enkuba ebimyanso;*

      Aggya empewo mu materekero ge,+

  • Engero 30:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  4 Ani yali alinnye mu ggulu ate n’akka?+

      Ani yali akuŋŋaanyirizza empewo mu bibatu bye byombi?

      Ani yali asibye amazzi mu kyambalo kye?+

      Ani yassaawo* ensalo zonna ez’ensi?

      Erinnya lye y’ani, era erinnya ly’omwana we y’ani, bw’oba omanyi?+

  • Isaaya 40:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Ani yali apimye amazzi gonna agali mu nnyanja mu kibatu kye+

      Era eyali apimye eggulu n’oluta lw’engalo ze?*

      Ani yali akuŋŋaanyizza enfuufu y’ensi mu kigera+

      Oba eyali apimye ensozi ku minzaani

      N’obusozi ku kipima?

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share