-
Zabbuli 10:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Mu malala ge, omubi tanoonyereza;
Mu birowoozo bye byonna agamba nti: “Teri Katonda.”+
-
-
Abaruumi 1:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Wadde nga baamanya Katonda, tebaamugulumiza wadde okumwebaza, naye baalowooza ebitagasa era emitima gyabwe emisirusiru ne gijjula ekizikiza.+
-