LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 “Naawe Sulemaani mwana wange, manya Katonda wa kitaawo omuweereze n’omutima gwo gwonna+ era ng’oli musanyufu; kubanga Yakuwa akebera emitima gyonna+ era ategeera ebirowoozo n’ebigendererwa byonna.+ Bw’onoomunoonya ajja kukkiriza omuzuule;+ naye bw’onoomuvaako ajja kukuleka emirembe gyonna.+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 15:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 N’agenda mu maaso ga Asa n’amugamba nti: “Ggwe Asa ne Yuda yonna ne Benyamini, mumpulirize! Yakuwa ali nammwe singa nammwe muba naye;+ bwe munaamunoonya ajja kukkiriza mumuzuule;+ naye bwe munaamuvaako naye ajja kubavaako.+

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Awo Yekosafaati kabaka wa Yuda n’akomawo mirembe+ mu nnyumba ye* e Yerusaalemi.

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Kyokka Katonda akulabyemu ebirungi,+ kubanga waggya mu nsi ebikondo ebisinzibwa* era wateekateeka omutima gwo* okunoonya Katonda ow’amazima.”+

  • Isaaya 55:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  6 Munoonye Yakuwa ng’akyayinza okulabika.+

      Mumukoowoole ng’akyali kumpi.+

  • 1 Peetero 3:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Kubanga amaaso ga Yakuwa* gali ku batuukirivu, n’amatu ge gawulira okwegayirira kwabwe,+ naye Yakuwa* yeesambira ddala abo abakola ebintu ebibi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share