19 Oluvannyuma abasajja b’e Zifu baagenda eri Sawulo e Gibeya+ ne bamugamba nti: “Dawudi teyeekwese okumpi naffe+ mu bifo ebizibu okutuukamu mu Kolesi,+ ku Kasozi Kakira,+ akali ebukiikaddyo wa* Yesimoni?*+
26Oluvannyuma lw’ekiseera, abasajja b’e Zifu+ baagenda eri Sawulo e Gibeya,+ ne bamugamba nti: “Dawudi yeekwese ku Kasozi Kakira akatunudde mu Yesimoni.”*+