Zabbuli 22:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Zinjasamiza akamwa kaazo,+Ng’empologoma ewuluguma eyuzaayuza omuyiggo gwayo.+ Zabbuli 35:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ai Yakuwa, olituusa wa okutunula obutunuzi?+ Bwe bannumba, ntaasa.+ Obulamu bwange obw’omuwendo* butaase empologoma envubuka.+
17 Ai Yakuwa, olituusa wa okutunula obutunuzi?+ Bwe bannumba, ntaasa.+ Obulamu bwange obw’omuwendo* butaase empologoma envubuka.+